# fr/all.fr-lg.xml.gz
# lg/all.fr-lg.xml.gz


(src)="1"> depuis combien ressentez-vous ces symptômes ?
(trg)="1"> obubonero buno bumaze nga bbanga ki ?

(src)="2"> et toutes les douleurs thoraciques doivent être traitées de cette manière , en particulier à votre âge
(trg)="2"> era obulumi bwonna obw ’ omukifuba bulina kujjanjabibwa mu ngeri eno naddala okusinziira ku myaka gyo

(src)="3"> et surtout si vous avez de la fièvre
(trg)="3"> era awamu n ’ olusujja

(src)="4"> et votre cholestérol et votre tension doivent également être contrôlés
(trg)="4"> era kyetaagisa okukeberebwa ekirungo ky ’ obutafaali okumanya puleesa y ’ omusaayi

(src)="5"> et avez-vous de la fièvre actuellement ?
(trg)="5"> era olina olusujja mu kiseera kino ?

(src)="6"> et avez-vous l ’ un des symptômes suivants en plus de vos douleurs thoraciques ?
(trg)="6"> era olina obumu ku bubonero buno mu kulumizibwa okw ’ omukifuba ?

(src)="7"> et votre nez coule-t-il ?
(trg)="7"> era okulukuta eminyira ?

(src)="8"> ressentez-vous des douleurs thoraciques actuellement ?
(trg)="8"> era olumizibwa mu kifuba kati ?

(src)="9"> avez-vous également des difficultés à respirer ?
(trg)="9"> era olinamu obuzibu mu kussa

(src)="10"> pouvez-vous me dire si vous avez d' autres symptômes ?
(trg)="10"> era osobola okumbuulira obubonero obulala bw ’ olina ng ’ oggyeeko buno ?

(src)="11"> et la douleur se déplace-t-elle depuis votre poitrine ?
(trg)="11"> era obulumi buno buvaawo mu kifuba kyo ?

(src)="12"> et buvez beaucoup de liquides
(trg)="12"> n ’ okunywa ennyo eby ’ okunywa

(src)="13"> et combien avez-vous eu de fièvre ?
(trg)="13"> era olusujja lubadde ku bbugumu ly ’ enkana ki

(src)="14"> et je tousse aussi
(trg)="14"> era nkolola n ’ okukolola

(src)="15"> et j ’ ai un petit rhume et je tousse
(trg)="15"> era nninamu ssennyiga omutonotono n ’ okukolola

(src)="16"> et j ’ ai vraiment très mal à la poitrine aujourd ’ hui
(trg)="16"> era mpulira obulumi obw ’ amaanyi mu kifuba olwaleero

(src)="17"> La période actuelle est-elle propice à votre rhume des foins ?
(trg)="17"> era kino kye kiseera mw ’ ofunira okufuukuuka kw ’ omubiri okubaawo mu bbanga eggere

(src)="18"> et j ’ ai ces douleurs dans la poitrine
(trg)="18"> era mubaamu okulumizibwa mu kifuba

(src)="19"> et je pense que j ’ ai un peu de fièvre
(trg)="19"> era ndowooza nti nninamu olusujja

(src)="20"> pouvez-vous m' indiquer où vous ressentez la douleur thoracique ?
(trg)="20"> era njagala onnyonnyole w ’ owulira obulumi bw ’ omukifuba

(src)="21"> et elle a à peu près les mêmes symptômes
(trg)="21"> era alinga alinamu obubonero bwe bumu

(src)="22"> et dites-moi , quels symptômes vous avez actuellement ?
(trg)="22"> era mbuulira obubonero bw ’ olina mu kiseera kino ?

(src)="23"> et ils ont un peu de fièvre aussi
(trg)="23"> era balinamu n ’ olusujja

(src)="24"> et avec vos antécédents de diabète
(trg)="24"> era n ’ ebyafaayo byo ku bulwadde bwa sukaali

(src)="25"> et vous savez que j ’ ai l ’ impression que ma poitrine va s ’ écraser
(trg)="25"> era omanyi kiwulikika ng ’ ekifuba kyange ekigenda okwabika

(src)="26"> et vous savez que des gens me toussent dessus tout le temps
(trg)="26"> era okimanyi nti abantu bankololeramu buli kiseera

(src)="27"> et vous avez des douleurs dans la poitrine
(trg)="27"> era olumizibwa mu kifuba

(src)="28"> et vos symptômes ne disparaissent pas en cinq jours
(trg)="28"> era obubonero bwo tebuvuddeewo mu nnaku ttaano

(src)="29"> et vous avez dit ressentir une pression dans la poitrine
(trg)="29"> era wagambye nti eno puleesa mu kifuba kyo

(src)="30"> Des cas de problème cardiaque , de pathologie cardiaque , de crise cardiaque , de taux élevé de cholestérol ou de tension artérielle élevée dans la famille ?
(trg)="30"> waliwo omuntu yenna mu famire alina ekizibu ku mutima obulwadde bw ’ omutima omutima okwesiba amasavu amangi puleesa nga eri waggulu

(src)="31"> remarquez-vous d ’ autres symptômes ou problèmes en plus des douleurs musculaires ?
(trg)="31"> waliwo obubonero obulala oba obuzibu bw ’ ofuna obwekuusa ku kulumizibwa ennyingo ?

(src)="32"> une douleur aiguë du côté gauche de votre poitrine ?
(trg)="32"> waliwo obulumi obw ’ amaanyi bw ’ ofuna ku ludda olwa kkono olw ’ ekifuba kyo ?

(src)="33"> y a-t-il d ’ autres personnes malades chez vous avec les mêmes symptômes ?
(trg)="33"> waliyo abantu abalala ewaka abalwadde nga balina obubonero bwe bumu n ’ obubwo ?

(src)="34"> éprouvez-vous des difficultés pour respirer actuellement ?
(trg)="34"> olinamu obuzibu mu kussa mu kiseera kino

(src)="35"> avez-vous d ’ autres symptômes ?
(trg)="35"> olinawo obubonero obulala bwonna ?

(src)="36"> êtes-vous essoufflé ( e ) ?
(trg)="36"> olinamu ekizibu ky ’ okuziyira ?

(src)="37"> avez-vous encore des douleurs dans la poitrine ?
(trg)="37"> okyalumizibwa mu kifuba

(src)="38"> parce que c ’ est la saison de la grippe
(trg)="38"> kubanga kino kiseera kya ssennyiga

(src)="39"> outre le diabète , avez-vous d ’ autres problèmes ou maladies graves ?
(trg)="39"> ng ’ oggyeeko sukaali olinayo obuzibu obulala oba endwadde ez ’ amaanyi ?

(src)="40"> mais nous ne devrions pas non plus écarter la possibilité d' une douleur thoracique liée à un problème cardiaque
(trg)="40"> naye era tetuteekeddwa kulekebwa bbali ku nsibuko y ’ obulumi bw ’ omukifuba obuvaako okwesiba kw ’ omutima

(src)="41"> mais cette douleur dans la poitrine est un problème plus important maintenant
(trg)="41"> naye ekizibu ekikulu kati bwe bulumi bw ’ omu kifuba

(src)="42"> mais si vous toussez
(trg)="42"> naye bw ’ oba ng ’ okolola

(src)="43"> mais j ’ ai des difficultés à respirer
(trg)="43"> naye nnina obuzibu mu kussa

(src)="44"> mais je sais que beaucoup de personnes toussent sur moi
(trg)="44"> naye mmanyi abantu bangi abankololeramu

(src)="45"> mais nous devons traiter toute douleur dans la poitrine avec le plus grand soin
(trg)="45"> naye tulina okujjanjaba buli bulumi obw ’ omukifuba n ’ amaanyi mangi

(src)="46"> mais vous respirez normalement actuellement , n ’ est-ce pas  ?
(trg)="46"> naye nga kati olabika ossa bulungi ?

(src)="47"> parce que j ’ ai complètement oublié à cause de cette douleur dans la poitrine
(trg)="47"> olw ’ obulumi bw ’ ekifuba bwe nnina nabyerabirira ddala

(src)="48"> parce qu ’ ils toussent
(trg)="48"> kubanga bakolola

(src)="49"> est-ce que vous avez l ’ impression qu ’ on vous compresse la poitrine
(trg)="49"> kiwulikika ng ’ omuntu akunyiga mu kifuba

(src)="50"> êtes-vous encore essoufflé ( e )
(trg)="50"> nkyawuliramu okuziyira

(src)="51"> se plaignent-ils d ’ être malades ou d ’ avoir des symptômes similaires  ?
(trg)="51"> beemulugunya okulwala n ’ obubonero bwe bumu ?

(src)="52"> savez-vous si vous avez des problèmes de tension  ?
(trg)="52"> olina obuzibu bwa puleesa okusinziira nga ggwe bw ’ omanyi ?

(src)="53"> avez-vous une autre affection chronique comme de l ’ hypertension ou quelque chose de similaire  ?
(trg)="53"> olinayo obulwadde bw ’ olukonvuba obulala nga puleesa oba obulala ng ’ obwo ?

(src)="54"> avez-vous d ’ autres maladies , des problèmes médicaux chroniques comme le diabète  ?
(trg)="54"> olinayo endwadde z ’ olukonvuba endala oba obuzibu ku bulamu okugeza nga sukaali ?

(src)="55"> êtes-vous essoufflé ( e ) en plus de cette douleur dans la poitrine  ?
(trg)="55"> obulumi bw ’ ekifuba bukuleetera okuziyira ?

(src)="56"> avez-vous de l ’ hypertension  ?
(trg)="56"> olina puleesa ?

(src)="57"> êtes-vous essoufflé ( e ) en plus de cela  ?
(trg)="57"> ofuna okuziyira olw ’ ekyo ?

(src)="58"> savez-vous quels symptômes elle avait  ?
(trg)="58"> olina obubonero bwonna nga ye bwe yalina ?

(src)="59"> vos proches ont-ils les mêmes symptômes
(trg)="59"> abooluganda lwo balina obubonero bwe bumu

(src)="60"> voyez-vous l ’ image  ?
(trg)="60"> ekifaananyi okiraba ?

(src)="61"> buvez beaucoup de liquide aujourd ’ hui
(trg)="61"> nywa eby ’ okunywa bingi leero

(src)="62"> vous avez une toux sèche , un rhume , le nez qui coule , des vomissements , la diarrhée
(trg)="62"> nnina okukolola okutakutuka ssennyiga n ’ eminyira okusesema embiro

(src)="63"> cependant je fais les tests pour le diabète
(trg)="63"> naye nkeberebwa sukaali

(src)="64"> cependant elle a des symptômes plutôt similaires aux miens
(trg)="64"> naye alina obubonero obwefaananyirizaako obwange

(src)="65"> combien avez-vous de fièvre  ?
(trg)="65"> oyokerera kyenkana ki ?

(src)="66"> quelle est votre tension  ?
(trg)="66"> entabula y ’ omusaayi gwo eri etya ?

(src)="67"> je ne pense pas faire de l ’ hypertension
(trg)="67"> sirowooza nti nnina puleesa eya waggulu

(src)="68"> je ressens une douleur dans la poitrine ici à l ’ avant de la poitrine
(trg)="68"> mpulira obulumi mu kifuba wano mu kitundu ky ’ ekifuba eky ’ omu maaso

(src)="69"> si vous avez toujours une forte fièvre
(trg)="69"> singa olusujja olw ’ amaanyi lukulemerako

(src)="70"> si vous avez cent-deux de fièvre ou plus
(trg)="70"> singa olina omusujja ogw ’ ekikumi mu bbiri n ’ okugenda waggulu

(src)="71"> si vous pensez que vos symptômes ou problèmes méritent d ’ être examinés de plus près
(trg)="71"> singa olowooza nti obubonero oba obuzibu bwo bwetaaga okwongera okwekenneenya

(src)="72"> j ’ ai eu de la fièvre hier
(trg)="72"> nafunye olusujja eggulo

(src)="73"> j ’ ai eu aussi une légère fièvre
(trg)="73"> nafunyeemu n ’ olusujja

(src)="74"> j ’ ai eu de la fièvre hier
(trg)="74"> nabadde n ’ olusujja eggulo

(src)="75"> j ’ ai ressenti une brève douleur aiguë dans la poitrine
(trg)="75"> nafunyeemu okulumizibwa okw ’ amangu mu kifuba

(src)="76"> j ’ ai ressenti une douleur aiguë ici dans la poitrine
(trg)="76"> nnina obulumi obw ’ amaanyi wano mu kifuba kyange

(src)="77"> mais j ’ ai le rhume des foins aussi
(trg)="77"> nfuukuka n ’ omubiri ng ’ alina ssennyiga

(src)="78"> j ’ ai fait sur le corps autour de la poitrine  ?
(trg)="78"> nnina bye nkoze mu kifuba ?

(src)="79"> j ’ ai quelques difficultés à respirer aussi
(trg)="79"> nninamu n ’ obuzibu mu kussa

(src)="80"> je vous enverrai une image
(trg)="80"> nja kukuweereza ekifaananyi

(src)="81"> j ’ ai mal à la poitrine aujourd ’ hui
(trg)="81"> nninamu obulumi mu kifuba leero

(src)="82"> j ’ ai des maux de tête et un peu de fièvre aujourd ’ hui
(trg)="82"> nninamu okulumizibwa omutwe n ’ olusujja leero

(src)="83"> selon moi c ’ est la grippe
(trg)="83"> mu ndowooza yange oyo sennyiga

(src)="84"> je pense que c ’ est une petite grippe
(trg)="84"> mu ndowooza yange ono sennyiga mutonotono

(src)="85"> je vois que ça part du centre de votre poitrine et que ça remonte vers votre nuque
(trg)="85"> ndaba nga kiva wakati mu kifuba okwambuka mu bulago

(src)="86"> c ’ est comme si une personne très lourde était assise sur votre poitrine  ?
(trg)="86"> kiringa omuntu omuzitozito akutudde mu kifuba ?

(src)="87"> ça a commencé par des maux de tête avec de la fièvre à peu près en même temps
(trg)="87"> kyatandikira ku kulumizibwa mutwe n ’ olusujja mu kiseera kyenkana kye kimu

(src)="88"> ça fait mal dans la poitrine
(trg)="88"> nnumizibwa mu kifuba

(src)="89"> ça fait mal au milieu de ma poitrine
(trg)="89"> nnumizibwa wakati mu kifuba

(src)="90"> c ’ est une douleur oppressante dans la poitrine
(trg)="90"> ekifuba kinnuma nga ekya puleesa

(src)="91"> c ’ est dans ma poitrine
(trg)="91"> kiri mu kifuba kyange

(src)="92"> c ’ est au centre de ma poitrine
(trg)="92"> kiri mu kifuba kyange wakati

(src)="93"> c ’ est au centre de la poitrine
(trg)="93"> kiri mu kifuba wakati

(src)="94"> ça se passe pile au centre de ma poitrine
(trg)="94"> nkiwulirira wakati mu kifuba kyange

(src)="95"> c ’ est pile au centre de ma poitrine
(trg)="95"> kiri wakati ddala mu kifuba kyange

(src)="96"> ça ressemble à un simple rhume ou à une grippe
(trg)="96"> kiwulikika ng ’ alinamu obubeezi sennyiga oba lubyamira

(src)="97"> j ’ ai une douleur dans la poitrine
(trg)="97"> nnina obulumi mu kifuba kyange

(src)="98"> cette douleur thoracique m ’ inquiète beaucoup
(trg)="98"> obulumi buno obw ’ omuvkifuba buneeraliikirizza

(src)="99"> je veux que vous me décriviez cette douleur dans la poitrine
(trg)="99"> njagala onnyinyonnyole obulumi bw ’ ekifuba buno

(src)="100"> je vous enverrai une image
(trg)="100"> nja kukuweereza ekifaananyi