# lg/3ldcVLVNFQ8p.xml.gz
# swa/3ldcVLVNFQ8p.xml.gz


(src)="1"> ( Luganda translation by Eve Nabulya , Makerere University ) OKUTENDEKEBWA MU KWANGANGA EBIBAMBA EBIGWA TEBIRAZE :
(src)="2"> ENYANJULA
(trg)="1"> ( Swahili/ Kiswahili translation by Nixon Opiyo Omollo , translator ) Utangulizi wa mafunzo ya usimamizi wa maafa

(src)="3"> Ga ssetendekero mu nsi z' Africa ey´ebuvanjuba gakwatidde wamu kaweefube mu nteekateeka oy' okwanganga ebibamba bye by' obulamu esuubirwa okutumbula obusobozi bwa gavumenti ez' ebitundu mu nsi zino mu kuteekateeka obudduukirize singa ebibamba ebiyuuya embeera z´eby´obulamu biba biguddewo .
(trg)="2"> Vyuo Vikuu katika Mkoa wa Afrika Mashariki wamekuja pamoja kutekeleza mpango unaoitwa Health Emergency Management Program ( HEMP ) ambao utaongeza uwezo wa serikali wa kupanga na kukabiliana na majanga makubwa yanayokumba afya ya umma

(src)="4"> Ekindu kya Africa ey' obuvanjuba kiri mu katyabaga k' ebibamba ebigwa tebiraze ebyekuusa ku butonde bw' ensi oba ebiva ku nkola ya tekinologiya eby' enjawulo .
(trg)="3"> Mkoa wa Mashariki ya Afrika hukabiliwa na majanga mengi tofauti ya asili na ya kiteknolojia .

(src)="5"> Mu Africa ey' ebuvanjuba temuli nsi nemu etayolekedde , oba etannalozaako ku buzibu bwa bibamba bino ebigwa tebiraze .
(trg)="4"> Hakuna taifa hata moja katika mkoa huo ambao haukabiliani na madhara haya makubwa ya haya majanga .

(src)="6"> Ebisinga ku bibamba bino bikosa buteerevu embeera z 'e by´obulamu nga bivaako endwadde ezisasaana amangu oba nga bitataaganya enzirukanya y' emirimu mu bitongole ebikwatibwako .
(trg)="5"> Majanga haya yana umuhimu kwa afya ya umma kwa sababu huleta milipuko ya magonjwa ya kuambukiza , au moja kwa moja kama matokeo ya kuvunjika kwa miundombinu yanayohusiana na majanga haya .

(src)="7"> Ekinyusi kya kaweefube ono kwe kutumbula obusosbozi bwa zi disiturikiti okuteekawo enkola esobozesa obwangu mu kubudaabuda n' okuyamba ababa bakoseddwa , olwo kikendeeze ku bulumi , okunyigirizibwa mu birowoozo n' okufirwa obulamu ebitera okuva mu bibamba nga bino .
(trg)="6"> Madhumuni ya mpango huu , kwa hivyo , ni kuongeza uwezo wa wilaya tofauti kupanga jinsi ya kukabiliana na maafa , ili kupunguza kuumia kwa binadamu , magonjwa na vifo ambavyo mara nyingi hutokana na matukio kama hayo

(src)="8"> Omulamwa gw' okutendekebwa kuno kye kyi ?
(trg)="7"> Nini lengo la mafunzo haya ?

(src)="9"> Omulamwa gw' okutendekebwa kuno kwe kwongera amanyi mu busobozi bwa buli disiturikiti mu kuteekateeka obuyambi nokubuddukanya olw 'e bibamba ebikosa embeera z´eby´obulamu .
(src)="10"> Ebigendererwa mu kutendekebwa kuno bye bino :
(src)="11"> Okusasaanya amawulire agakwata ku bibamba ebigwa tebiraze mu by' obulamu
(trg)="8"> Lengo la mafunzo haya ni kuimarisha uwezo wa afya ya umma kupanga dhidhi ya maafa na usimamizi katika ngazi ya wilaya . malengo mahususi ya mafunzo haya ni :

(src)="12"> Okubangawo enkola ku buli disiturikiti ey' okwanganga ebibamba ebitonotono ebitera okugwaawo ku disiturikiti , era n' okutumbula obusobozi bw' abakungu ba zi disituriki mu kusomesa abantu be bakulembera mu kwanganga ebibamba ebigwa tebiraze
(trg)="9"> Ili kujulisha watu kuhusu dharura za afya ya umma , kuendeleza mipango dhidhi ya dharura za kawaida na maafa kutokana na majanga . katika ngazi ya wilaya , na kuimarisha uwezo kwa maafisa wa wilaya ya kuwafunza walio ngazi za chini katika usimamizi wa majanga na jinsi ya kukabiliana nayo

(src)="13"> Kyikyi kyetusuubira okuva mu musomo guno ?
(trg)="10"> Nini ni pato letu muhimu ?

(src)="14"> Tusuubira okukola ebbago lya disiturirkiti erifuga era n' okulungamya enkola mu kwanganga ebibamba
(trg)="11"> Kuanzisha mpango wa kukabiliana na majanga katika ngazi ya wilaya

(src)="15"> Ekyo tugenda kukikola tutya ?
(trg)="12"> Tutatekelezaje mpango huu ?

(src)="16"> Olunaku olusooka :
(trg)="13"> Siku ya kwanza :

(src)="17"> Tugenda kukkiriziganya ku kyi kye tuyita ekibamba era n' engeri ebibamba gyebikosaamu zi disiturikiti
(trg)="14"> Tutafika makubaliano kuhusu dhana ya majanga na namna majanga huathiri wilaya

(src)="18"> Olunaku olw' okubiri : Tugenda kukubaganya ebirowoozo ku bikyi ebitera okuvaako ebibamba ebigwa tebiraze mu Africa ey' ebuvanjuba era ne mu zi disiturikiti zaffe
(trg)="15"> Siku ya pili :
(trg)="16"> Tutajadiliana kuhusu athari baadhi ya kawaida katika mkoa wetu na wilaya

(src)="19"> Day 3 :
(trg)="17"> Siku ya tatu :

(src)="20"> Tugenda kulaba ku zimu ku nkola era n' emitindo mu buduukirize ebisobola okugobererwa mu kwanganga ebibamba
(trg)="18"> Tutaangalia sera na viwango vya baadhi vya usimamizi wa majanga

(src)="21"> Olunaku olw' okuna n´olw´okutaano :
(trg)="19"> Siku nne na tano :

(src)="22"> Tugenda kukolera mu bubinja obutonotono .
(src)="23"> Buli kabinja kajja kukola ebbago lya disiturikiti eriyinza okulungamya okwanganga ebibamba ebigwa tebiraze .
(trg)="20"> Tutafanya kazi katika makundi ili kutunga mpango wa kukabiliana na maafa katika wilaya .

(src)="24"> Olunaku olw' omukaaga :
(trg)="21"> Siku ya sita :

(src)="25"> Buli kabinja kajja kwanjula ebbago lyako .
(trg)="22"> Uwasilishaji wa mipango ya kukabiliana na maafa katika wilaya

(src)="26"> Mwebale nnyo .
(trg)="23"> Ahsanteni !