# bbc/2015241.xml.gz
# lg/2015241.xml.gz


(src)="1"> Daftar Isi
(trg)="1"> Ebirimu

(src)="2"> © 2015 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
(trg)="2"> © 2015 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania

(src)="12"> Boasa Marsiajar Bibel ?
(trg)="3"> Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli ?

(src)="13"> 3
(trg)="4"> 3

(src)="14"> Ulaon Marsiajar Bibel tu Sude 4
(trg)="5"> Enteekateeka y’Okuyigirizibwa Bayibuli ya Bonna 4

(src)="15"> Parningotan Ari Hamamate ni Jesus Boasa Ringkot Taulahon ?
(trg)="9"> Okukubaganya Ebirowoozo
(trg)="10"> Lwaki Tusaanidde Okujjukira Okufa kwa Yesu ?

(src)="16"> 29
(trg)="11"> 12

(src)="17"> Sungkunsungkun na Dialusi Bibel 32
(trg)="13"> 15
(trg)="14"> Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino 16

# bbc/2015242.xml.gz
# lg/2015242.xml.gz


(src)="1"> TOPIK UTAMA | SIULASON NI MAJALAH ON
(trg)="1"> EBIKWATAGANA N’EBIRI KUNGULU | WANDYAGADDE OKUYIGIRIZIBWA BAYIBULI ?

(src)="2"> Aha do na tinuju ni ngolu on ?
(trg)="2"> Obulamu bulina kigendererwa ki ?

(src)="3"> Boasa marsitaonon jala mate jolma ?
(trg)="3"> Lwaki abantu babonaabona era ne bafa ?

(src)="4"> Aha do panghirimon tu ari na naeng ro ?
(trg)="4"> Kisoboka okuba n’ebiseera eby’omu maaso ebirungi ?

(src)="5"> Disarihon Debata do hita ?
(trg)="5"> Ddala Katonda anfaako ?

(src)="6"> Hea do tubu di rohamu sungkunkungkun sisongon on ?
(trg)="6"> Wali weebuuzizzaako ebibuuzo ng’ebyo ?

(src)="7"> Molo hea , ndang holan hamu na songon i .
(trg)="7"> Bwe kiba bwe kityo , toli wekka .

(src)="8"> Torop halak di liat portibi on mangarimangi sungkunsungkun na ringkot on .
(trg)="8"> Abantu bangi okwetooloola ensi babyebuuza .

(src)="9"> Boi do tadapot alusna ?
(src)="10"> Marjuta halak mandok , ” Boi ! ”
(trg)="9"> Kisoboka okufuna eby’okuddamu mu bibuuzo ng’ebyo ?

(src)="11"> Boasa ?
(src)="12"> Alana nunga dapot nasida alus na pas tu sungkunsungkun na sian Bibel .
(trg)="10"> Kisoboka , kubanga abantu bukadde na bukadde bafunye eby’okuddamu ebimatiza mu Bayibuli .

(src)="13"> Lomo do rohamu mamboto aha na didok ni Bibel ?
(trg)="11"> Wandyagadde okumanya ebiri mu Bayibuli ?

(src)="14"> Jala hamu pe boi mandapot laba sian parsiajaran Bibel na so manggarar na pinarade ni Sitindangi Ni Jahowa .
(src)="15"> *
(trg)="12"> Bwe kiba bwe kityo , Abajulirwa ba Yakuwa * bajja kukuyamba kubanga balina enteekateeka ey’okuyigiriza abantu Bayibuli ku bwereere .

(src)="16"> Tutu do , tingki mangalului alusna sian Bibel , deba mandok : ” Ndang adong tingkingku . ”
(trg)="13"> Bwe kituuka ku kuyigirizibwa Bayibuli , abantu abamu batera okugamba nti : “ Sirina biseera . ”

(src)="17"> ” Maol hian antusan . ”
(trg)="14"> “ Bayibuli nzibu okutegeera . ”

(src)="18"> Adong muse na mandok ” Annon sai ro hamu ! ”
(trg)="15"> “ Saagala kwegatta ku ddiini yammwe . ”

(src)="19"> Alai na deba nai asing muse do pandapotna .
(trg)="16"> Naye , abalala balina endowooza ya njawulo .

(src)="20"> Dilehon nasida tingkina laho mangantusi aha na diajarhon ni Bibel .
(trg)="17"> Bakkiriza okuyigirizibwa Bayibuli .

(src)="21"> Taida ma pigapiga pangalaman :
(trg)="18"> Abamu ku bo bagamba bwe bati :

(src)="22"> ” Nunga lao ahu tu gareja Katolik dohot Protestan , Kuil ugamo Hindu , dohot Wihara ugamo Budha , jala marsingkola di singkola teologia .
(trg)="19"> “ Nnasinzizaako mu Bakatuliki , mu Bapolotestanti , . . . mu abo abasinza Bbuda , era ku yunivasite nnasomerera bya ddiini .

(src)="23"> Alai godang dope sungkunsungkunku taringot Debata na so taralusi .
(trg)="20"> Wadde kyali kityo , saafuna byakuddamu mu bibuuzo ebikwata ku Katonda bye nnali nneebuuza .

(src)="24"> Dung i ro ma sahalak Sitindangi Ni Jahowa tu jabungku .
(trg)="21"> Lumu , Omujulirwa wa Yakuwa yakyala mu maka gange n’addamu ebibuuzo byange ng’akozesa Bayibuli .

(src)="25"> Lomo rohangku manangihon alusna na sian Bibel , gabe olo ma ahu marsiajar Bibel . ” ​ — Gill , Inggris .
(trg)="22"> Nneewuunya nnyo era nnakkiriza okutandika okuyigirizibwa Bayibuli . ” — Gill , Bungereza .

(src)="26"> ” Godang do sungkunsungkunku taringot hangoluan , alai pastor di gareja nami ndang mangalehon alus na pas .
(trg)="23"> “ Waliwo ebibuuzo bingi ebikwata ku bulamu bye nnali nneebuuza , naye engeri omusumba wange gye yanziramu yali tematiza .

(src)="27"> Alai sahalak Sitindangi Ni Jahowa mangalusi sungkunsungkunhu mamangke Bibel .
(trg)="24"> Kyokka , Omujulirwa wa Yakuwa yanziramu ebibuuzo ebyo ng’akozesa Bayibuli yokka .

(src)="28"> Tingki disungkun halak i tu ahu olo dope mangantusi na asing , las rohangku mangoloi . ” ​ — Koffi , Benin .
(trg)="25"> Bwe yambuuza obanga nnali njagala okuyiga ebisingawo , nnakkiriza . ” — Koffi , Benin .

(src)="29"> ” Nunga leleng sungkunsungkun rohangku songon dia do panghilalaan ni halak naung mate .
(trg)="26"> “ Nnali njagala nnyo okumanya embeera abafu gye balimu .

(src)="30"> Porsea do ahu ndang adong be pardomuan ni na mate tu na mangolu , alai lomo rohangku mamboto songon dia alus ni Bibel .
(trg)="27"> Nnali ndowooza nti abafu basobola okulumya abantu abalamu , naye nga njagala okumanya ekyo Bayibuli ky’egamba .

(src)="31"> Alani i , marsiajar Bibel ma ahu tu donganku sahalak Sitindangi . ” ​ — José , Brasil .
(trg)="28"> Bwe kityo , mukwano gwange Omujulirwa wa Yakuwa yatandika okunjigiriza Bayibuli . ” — José , Brazil .

(src)="32"> ” Sai hujahai Bibel alai ndang boi huantusi .
(trg)="29"> “ Nnagezaako okusoma Bayibuli naye nga sigitegeera .

(src)="33"> Dung i ro ma Sitindangi Ni Jahowa jala tangkas ma dipatorang angka surirang ni Bibel .
(trg)="30"> Oluvannyuma , Abajulirwa ba Yakuwa bankyalira ne bannyinnyola bulungi obunnabbi bwa Bayibuli obutali bumu .

(src)="34"> Lomo dope rohangku laho mangantusi angka na asing . ” ​ — Dennize , Meksiko .
(trg)="31"> Nnali njagala okuyiga ebisingawo . ” — Dennize , Mexico .

(src)="35"> ” Sungkunsungkun do rohangku , disarihon Debata do ahu ?
(trg)="32"> “ Nnali nneebuuza obanga ddala Katonda anfaako .

(src)="36"> Dung i martangiang ma ahu tu Debata na adong di Bibel .
(trg)="33"> Bwe ntyo nnasalawo okusaba Katonda ayogerwako mu Bayibuli .

(src)="37"> Marsogot nai dituktuk Sitindangi ma pintu ni jabungku jala huoloi ma marsiajar Bibel . ” ​ — Anju , Nepal .
(trg)="34"> Olunaku olwaddako , Abajulirwa ba Yakuwa bankyalira era nnakkiriza okuyigirizibwa Bayibuli . ” — Anju , Nepal .

(src)="38"> Sude pangalaman on paingothon hita tu hata ni Jesus : ” Martua ma na umboto na pogos partondionna . ”
(trg)="35"> Ebyokulabirako ebyo bitujjukiza ebigambo bya Yesu bino : “ Balina essanyu abamanyi obwetaavu bwabwe obw’eby’omwoyo . ”

(src)="39"> Tutu , nunga disuanhon hian di roha ni sude jolma asa manarihon na porlu tu partondion .
(trg)="36"> Abantu baatondebwa nga balina obwetaavu obw’okuyiga ebikwata ku Katonda .

(src)="40"> Holan Debata do na boi manggohi haporluon i , marhite hataNa , i ma Bibel .
(trg)="37"> Katonda yekka y’asobola okukola ku bwetaavu obwo , era ekyo akikola okuyitira mu Kigambo kye , Bayibuli .

(src)="41"> Aha do na hombar tu marsiajar Bibel ?
(trg)="38"> Kati olwo , okuyigirizibwa Bayibuli kizingiramu ki ?

(src)="42"> Aha do labana tu hita ?
(trg)="39"> Kinaakuganyula kitya ?

(src)="43"> Dialusi ma sungkunsungkun on di artikel na mangihut .
(trg)="40"> Ebibuuzo bino bigenda kuddibwamu mu kitundu ekiddako .

(src)="44"> Jahowa i ma goar ni Debata songon na disurat di Bibel .
(trg)="41"> Bayibuli eraga nti Yakuwa lye linnya lya Katonda .

(src)="45"> GOARNA : Sian hata Junani bi·bliʹa , lapatanna ” punguan ni angka buku ”
(trg)="42"> ERINNYA : Liva mu kigambo ky’Oluyonaani bi·bliʹa , ekitegeeza “ ebitabo ebitono ”

(src)="46"> ISINA : 39 buku di hata Heber ( na deba marhata Aram ) dohot 27 marhata Junani
(trg)="43"> EBIGIRIMU : Ebitabo 39 mu Lwebbulaniya ( naye ng’essuula ezimu zaawandiikibwa mu Lulamayiki ) n’ebitabo 27 mu Luyonaani

(src)="47"> PANURAT : Hirahira 40 halak manurat saleleng 1.600 taon , sian taon 1513 ASM sahat tu 98 DM *
(trg)="44"> ABAAGIWANDIIKA : Yawandiikibwa abawandiisi nga 40 mu bbanga lya myaka nga 1,600 , okuva mu 1513 E.E.T . , okutuuka awo nga mu 98 E.E .
(trg)="45"> *

(src)="48"> HATA : Nunga disalin deba manang sude tu lobi sian 2.500 hata
(trg)="46"> ENNIMI : Evvuunuddwa mu bulamba oba mu bitundutundu mu nnimi ezisukka mu 2,500

(src)="49"> DISARHON : Buku na gumodang tarsar di liat portibi on hirahira lima miliar Bibel
(trg)="47"> OKUBUNYISIBWA : Bayibuli obuwumbi nga buna ze zaakabunyisibwa , era nga kye kitabo ekikyasinze okubunyisibwa mu nsi yonna

(src)="50"> ASM hata na dipajempek lapatanna ” Andorang So Masehi ” , dohot DM lapatanna ” Dunghon Masehi ”
(trg)="48"> Ennukuta E.E.T . , zitegeeza “ Ng’Embala Eno Tennatandika , ” ate E.E . zitegeeza “ Embala Eno . ”

# bbc/2015243.xml.gz
# lg/2015243.xml.gz


(src)="1"> TOPIK UTAMA | SIULASON NI MAJALAH ON
(trg)="1"> EBIKWATAGANA N’EBIRI KUNGULU | WANDYAGADDE OKUYIGIRIZIBWA BAYIBULI ?

(src)="2"> Sitindangi Ni Jahowa ditanda alani ulaon marbarita na uli .
(trg)="2"> Abajulirwa ba Yakuwa tumanyiddwa nnyo olw’omulimu gw’okubuulira abantu buli wamu .

(src)="3"> Alai diboto hamu do hami pe ditanda ala patupahon ulaon parsiajaran Bibel di liat portibi on ?
(trg)="3"> Naye obadde okimanyi nti tulina n’enteekateeka ey’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna ?

(src)="4"> Di taon 2014 , lobi sian 8.000.000 Sitindangi di 240 Negara mambahen hirahira 9.500.000 parsiajaran Bibel ganup bulan .
(trg)="4"> Mu 2014 , Abajulirwa ba Yakuwa abasukka mu 8,000,000 mu nsi 240 , baayigirizanga Bayibuli abantu abakunukkiriza 9,500,000 buli mwezi .

(src)="5"> * Boi dohonon , godang ni halak na marsiajar Bibel dohot hami lobi sian bilangan ni pangisi ni 140 negara !
(trg)="5"> * Mu butuufu , omuwendo gw’abantu be tuyigiriza Bayibuli gusinga omuwendo gw’abantu abali mu nsi ez’enjawulo 140 !

(src)="6"> Laho patupahon ulaon pangajarion on , ganup taon Sitindangi Ni Jahowa pabinsarhon hirahira sada satonga miliar Bibel , buku , majalah , dohot angka na asing na dipangke tu parsiajaran Bibel di bagasan 700 hata !
(trg)="6"> Okusobola okukola obulungi omulimu guno , buli mwaka Abajulirwa ba Yakuwa bakuba mu kyapa Bayibuli , ebitabo , magazini , n’ebintu ebirala ebyetaagisa ebiwerera ddala kumpi akawumbi kamu n’ekitundu mu nnimi nga 700 !

(src)="7"> Ndang adong be na boi tarpatudos tu ulaon marbarita on i ma manogihon halak marsiajar Bibel di hatana sandiri .
(trg)="7"> Ebitabo bino biyamba abantu okuyigirizibwa Bayibuli mu lulimi lwe baba baagadde .

(src)="8"> ” Ndang hea lomo rohangku marsiajar di singkola , alai parsiajaran on tabo .
(trg)="8"> “ Bwe nnali ku ssomero nnali sinyumirwa kusoma , naye okuyiga Bayibuli kwanyumira nnyo .

(src)="9"> Jala sude na huparsiajari palashon rohangku ! ” ​ — Katlego , Afrika Selatan .
(trg)="9"> Ate n’ebintu bye nnayiga byambudabuuda nnyo ! ” — Katlego , South Africa .

(src)="10"> ” Parsiajaran on mangalusi sude sungkunsungkunku jala godang na i dope . ” ​ — Bertha , Meksiko .
(trg)="10"> “ Okuyigirizibwa Bayibuli kyannyamba okufuna eby’okuddamu mu bibuuzo bye nnali nneebuuza n’ebirala bingi . ” — Bertha , Mexico .

(src)="11"> ” Marsiajar Bibel dibahen di jabungku di tingki na pas di ahu .
(trg)="11"> “ Banjigiririzanga mu maka gange era mu kiseera kye nnali njagala .

(src)="12"> Aha dope na hurang ! ” ​ — Eziquiel , Brasil .
(trg)="12"> Ekyo kyansanyusa nnyo ! ” — Eziquiel , Brazil .

(src)="13"> ” Sipata 15 sahat 30 minut hami marsiajar — manang umleleng sian i ​ — dia ma na pas tu tingkingku . ” ​ — Viniana , Australia .
(trg)="13"> “ Nnayiganga okumala eddakiika 15 oba 30 , ate ebiseera ebimu twamalanga ekiseera kiwanvuko , okusinziira ku biseera bye nnabanga nabyo . ” — Viniana , Australia .

(src)="14"> ” Ndang margarar parsiajaran i ​ — longang do roha mangida ! ” ​ — Aime , Benin .
(trg)="14"> “ Banjigiririzanga bwereere .
(trg)="15"> Ekyo kyanneewuunyisa nnyo ! ” — Aimé , Benin .

(src)="15"> ” Na mangajarhon Bibel tu ahu burju jala lambok .
(trg)="16"> “ Eyali anjigiriza Bayibuli yali wa kisa nnyo era nga mugumiikiriza .

(src)="16"> Gabe maraleale ma hami . ” ​ — Karen , Irlandia Utara .
(trg)="17"> Twafuuka ba mukwano nnyo . ” — Karen , Northern Ireland .

(src)="17"> ” Godang na marsiajar Bibel ndang na ingkon gabe Sitindangi Ni Jahowa . ” ​ — Denton , Inggris .
(trg)="18"> “ Abantu bangi bayiga Bayibuli naye ne batafuuka Bajulirwa ba Yakuwa . ” — Denton , Bungereza .

(src)="18"> Boi tapillit na laho taparsiajari jala tapareso ayat ni Bibel na hombar tu parsiajaran i .
(trg)="19"> Tufunayo ensonga ezitali zimu ezikwata ku Bayibuli , ne twekenneenya ebyawandiikibwa ebizoogerako .

(src)="19"> Songon , Bibel mangalusi angka sungkunsungkun on : Ise do Debata ?
(trg)="20"> Ng’ekyokulabirako , Bayibuli eddamu ebibuuzo nga bino : Katonda y’ani ?

(src)="20"> Songon dia do hadirionNa ?
(trg)="21"> Alina ngeri ki ?

(src)="21"> Adong do goarNa ?
(trg)="22"> Alina erinnya ?

(src)="22"> Didia Ibana Maringanan ?
(trg)="23"> Abeera wa ?

(src)="23"> Boi do jonok hita tu Ibana ?
(trg)="24"> Tusobola okuba n’enkolagana ey’oku lusegere naye ?

(src)="24"> Sungkunsungkun on manogihon hita asa mangalului alusna di Bibel .
(trg)="25"> Ekitera okuba ekizibu kwe kumanya wa ebyawandiikibwa ebiddamu ebibuuzo ng’ebyo we biri mu Bayibuli .

(src)="25"> Laho mangurupi halak mangalului alusna , somalna hita mamangke buku si 224 alaman i ma buku Apa yang Sebenarnya Alkitab Ajarkan ?
(trg)="26"> Okusobola okuyamba bantu okufuna eby’okuddamu , tutera okukozesa akatabo ak’empapula 224 , akalina omutwe Kiki Ddala Baibuli Ky’Eyigiriza ?

(src)="26"> * Buku on denggan dipatupa tarlumobi laho mangurupi halak laho mangantusi aha na sasintongna diajarhon Bibel .
(trg)="27"> * Akatabo kano kaategekebwa okuyamba abantu okutegeera enjigiriza za Bayibuli ezisookerwako .

(src)="27"> Dohot ma i parsiajaran taringot Debata , Jesus Kristus , hasusaan ni jolma , haheheon , tangiang , dohot angka na asing dope .
(trg)="28"> Kalimu essuula ezoogera ku Katonda , ku Yesu Kristo , ku kubonaabona , ku kuzuukira , ku kusaba , ne ku nsonga endala nnyingi .

(src)="28"> Parsiajaran on boi diulahon di tingki dohot inganan na pas di hamu .
(trg)="29"> Tuyigiriza abantu mu kiseera n’ekifo kye baagala .