# aed/102018012.xml.gz
# lg/102018012.xml.gz


(src)="1"> © 2017 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
(trg)="1"> © 2017 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania

(src)="2"> Esta publicación se distribuye como parte de una obra mundial de educación bíblica que se sostiene con donativos .
(trg)="2"> Akatabo kano tekatundibwa .
(trg)="3"> Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna .

(src)="3"> Prohibida su venta .
(trg)="4"> Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire .

(src)="4"> Si desea hacer un donativo , visite jw.org .
(trg)="5"> Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo , genda ku www.jw.org .

(src)="5"> A menos que se indique lo contrario , las citas bíblicas se han tomado de la versión en lenguaje moderno Traducción del Nuevo Mundo de las Santas Escrituras ( con referencias ) .
(trg)="6"> Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu .
(trg)="7"> Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa , kijja kulagibwa .

# aed/102018013.xml.gz
# lg/102018013.xml.gz


(src)="1"> Índice
(trg)="1"> EBIRIMU

(src)="4"> 3 La salud y la resiliencia
(trg)="2"> 3 Okuzuula Ekkubo Eryo

(src)="5"> 4 El amor
(src)="6"> 5 El perdón
(trg)="3"> 4 Okuba Omumativu n’Okuba Omugabi

(src)="7"> 6 Tener una vida con propósito
(src)="8"> 7 La esperanza
(trg)="4"> 6 Okuba Omulamu Obulungi n’Okugumira Embeera

(src)="9"> 8 Más información
(trg)="5"> 8 Okwagala
(trg)="6"> 10 Okusonyiwa

# aed/102018014.xml.gz
# lg/102018014.xml.gz


(src)="1"> La Biblia dice : “ Felices son los que en su camino están exentos de falta , los que andan en la ley de Jehová ” ( Salmo 119 : 1 ) .
(trg)="1"> Bayibuli egamba nti : “ Balina essanyu abo abataliiko kya kunenyezebwa mu bulamu bwabwe . ” ​ — Zabbuli 119 : 1 .

(src)="2"> Estos siete artículos ofrecen principios de eficacia probada que pueden ayudarnos a ser felices .
(trg)="2"> Ebitundu omusanvu ebiri mu magazini eno birimu amagezi ageesigika agasobola okutuyamba okuba abasanyufu .

# aed/102018015.xml.gz
# lg/102018015.xml.gz


(src)="1"> EL CAMINO DE LA FELICIDAD
(trg)="1"> EKKUBO ERIREETA ESSANYU

(src)="2"> ¿ SE CONSIDERA USTED UNA PERSONA FELIZ ?
(trg)="2"> OWULIRA NG’OLI MUSANYUFU ?

(src)="3"> Si es así , ¿ a qué se debe ?
(trg)="3"> Bwe kiba kityo , kiki ekikuleetera essanyu ?

(src)="4"> ¿ A su familia , a su trabajo o a sus creencias religiosas ?
(trg)="4"> Maka go , mulimu gwo , oba ddiini yo ?

(src)="5"> Quizás piense que será feliz cuando consiga graduarse , encontrar un buen empleo o comprarse un automóvil nuevo .
(trg)="5"> Oboolyawo waliwo ekintu kye weesunga okufuna oba okutuukako mu kiseera ekitali kya wala , gamba ng’okumaliriza emisomo gyo , okufuna omulimu omulungi , oba okugula emmotoka empya .

(src)="6"> Muchas personas sienten cierto grado de felicidad cuando alcanzan una meta u obtienen algo que desean .
(trg)="6"> Abantu bangi basanyuka bwe babaako ekintu kye batuuseeko oba bwe bafuna ekintu kye babadde baagala .

(src)="7"> Pero ¿ cuánto dura esa oleada de felicidad ?
(trg)="7"> Naye essanyu eryo limala bbanga ki ?

(src)="8"> En la mayoría de los casos dura poco , lo que puede resultar frustrante .
(trg)="8"> Emirundi mingi liba lya kaseera buseera , ekintu ekimalamu amaanyi .

(src)="9"> La felicidad se ha descrito como una sensación de bienestar más o menos continua que va desde la satisfacción personal hasta una profunda e intensa alegría de vivir y que , como es natural , nadie desea que se acabe .
(trg)="9"> Essanyu nneewulira ereetera omuntu okuwulira obulungi , okuwulira nti mumativu , n’okuwulira nti anyumirwa obulamu .
(trg)="10"> Omuntu alina essanyu , aba awulira ng’ayagala asigale mu mbeera eyo .

(src)="10"> Es más , como es un estado continuo de bienestar , se dice que la felicidad no es un destino , sino un camino .
(trg)="11"> Ate era essanyu linnyonnyolwa ng’olugendo , so si ng’ekiruubirirwa omuntu ky’atuukako n’amala .

(src)="11"> Así que , si alguien dice : “ Seré feliz cuando . . . ” , en realidad , está posponiendo la felicidad .
(trg)="12"> N’olwekyo , omuntu okugamba nti , “ Nja kuba musanyufu singa . . . ” , aba ayongezaayo ekiseera w’anaafunira essanyu .

(src)="12"> Para entenderlo mejor , comparemos la felicidad con la salud .
(trg)="13"> Okusobola okutegeera ensonga eno , geraageranya essanyu ku kuba omulamu obulungi .

(src)="13"> Si queremos tener una buena salud , debemos llevar un estilo de vida sano , cuidando la alimentación y haciendo ejercicio .
(trg)="15"> Alina okuba ng’atambuza obulamu bwe mu ngeri ennungi , kwe kugamba , nga bulijjo afuba okulya emmere ey’omugaso eri omubiri , akola dduyiro , era nga yeewala ebintu ebikosa obulamu .

(src)="14"> De igual modo , la felicidad es el resultado de seguir un buen camino en la vida , es decir , de regirse por valores sólidos .
(trg)="16"> Bwe kityo bwe kiri ne ku ssanyu .
(trg)="17"> Omuntu okuba omusanyufu bulijjo aba alina okutambuliza obulamu bwe ku magezi amalungi .

(src)="15"> ¿ Qué valores o principios pueden guiarnos por el camino de la felicidad ?
(trg)="18"> Magezi ki oba bintu ki ebisobola okuyamba omuntu okuba omusanyufu ?

(src)="16"> Aunque algunos valores son más importantes que otros , los que mencionamos a continuación son claves :
(trg)="19"> Waliwo ebintu ebitali bimu , era bino wammanga bye bimu ku byo :

(src)="17"> ESTAR CONTENTOS CON LO QUE TENEMOS Y SER GENEROSOS
(trg)="20"> OKUBA OMUMATIVU N’OKUBA OMUGABI

(src)="18"> LA SALUD Y LA RESILIENCIA
(trg)="21"> OKUBA OMULAMU OBULUNGI N’OKUGUMIRA EMBEERA

(src)="19"> EL AMOR
(trg)="22"> OKWAGALA

(src)="20"> EL PERDÓN
(trg)="23"> OKUSONYIWA

(src)="21"> TENER UNA VIDA CON PROPÓSITO
(trg)="24"> OKUBA N’EKIGENDERERWA MU BULAMU

(src)="22"> LA ESPERANZA
(trg)="25"> ESSUUBI

(src)="23"> Un libro muy respetado por sus sabios consejos dice : “ Felices son los que en su camino están exentos de falta ” .
(trg)="26"> Ekitabo ekimu ekyesigika kigamba nti : “ Balina essanyu abo abataliiko kya kunenyezebwa mu bulamu bwabwe [ oba mu kkubo lyabwe ] . ”

(src)="24"> Veamos cuál es ese camino .
(trg)="27"> Kati ka tulabe ebintu ebisobozesa omuntu okuba omusanyufu .

# aed/102018016.xml.gz
# lg/102018016.xml.gz


(src)="1"> EL CAMINO DE LA FELICIDAD
(trg)="1"> EKKUBO ERIREETA ESSANYU

(src)="2"> ¿ SE HA FIJADO EN QUE SUELE MEDIRSE LA FELICIDAD Y EL ÉXITO DE ALGUIEN EN FUNCIÓN DEL DINERO Y DE LAS COSAS QUE TIENE ?
(trg)="2"> EMIRUNDI EMEKA GY’OWULIDDE NG’ABANTU BAGAMBA NTI SSENTE OBA EBY’OBUGAGGA BYE BIREETA ESSANYU ?

(src)="3"> Influidas por ese punto de vista , millones de personas trabajan sin descanso para ganar más dinero .
(trg)="3"> Endowooza eyo ereetedde abantu bangi okumala ebiseera bingi ku mirimu nga bakola nnyo okusobola okufuna ssente ennyingi .

(src)="4"> Pero ¿ es así como se obtiene la verdadera felicidad ?
(trg)="4"> Naye ssente n’ebintu bireeta essanyu erya nnamaddala ?

(src)="5"> ¿ Qué demuestran los hechos ?
(trg)="5"> Obukakafu bulaga ki ?

(src)="6"> Según la revista Journal of Happiness Studies , una vez que se han cubierto las necesidades básicas , tener más ingresos no aumenta significativamente la felicidad ni la sensación de bienestar .
(trg)="6"> Magazini eyitibwa Journal of Happiness Studies egamba nti bwe tumala okufuna ebintu bye twetaaga , ssente endala ze tuba nazo zikola kitono nnyo ku kwongera ku ssanyu lye tuba nalyo .

(src)="7"> “ Lo que nos hace infelices no es el dinero en sí mismo , sino el afán por conseguirlo ” , afirma un artículo de la revista Monitor on Psychology .
(trg)="7"> Naye obuzibu tebuli ku ssente .
(trg)="8"> Magazini eyitibwa Monitor on Psychology egamba nti : “ Okululunkanira [ ssente ] kye kireetera omuntu obutaba musanyufu . ”

(src)="8"> Este comentario se parece a lo que la Biblia dijo hace casi dos mil años : “ El amor al dinero es raíz de toda suerte de cosas perjudiciales , y , procurando realizar este amor , algunos [ . . . ] se han acribillado con muchos dolores ” .
(trg)="9"> Ebigambo ebyo bikwatagana n’ebigambo bino ebyawandiikibwa mu Bayibuli emyaka nga nkumi bbiri emabega : ‘ Okwagala ssente ye nsibuko y’ebibi ebya buli ngeri era olw’okuzaagala abamu beereetedde obulumi bungi . ’

(src)="9"> ¿ Cuáles son algunos de esos “ dolores ” ?
(trg)="10"> Obulumi obwo buzingiramu ki ?

(src)="10"> LA PREOCUPACIÓN Y LA PÉRDIDA DE SUEÑO POR PROTEGER LO QUE TENEMOS .
(trg)="11"> OKWERALIIKIRIRA N’OKUBULWA OTULO OLW’OKWAGALA OKUKUUMA EBY’OBUGAGGA .

(src)="11"> “ Dulce es el sueño del que rinde servicio , sin importar que sea poco o mucho lo que coma ; pero la abundancia que pertenece al rico no le permite dormir ” .
(trg)="12"> Bayibuli egamba nti : “ Otulo tw’omuntu akolera abalala tumuwoomera , k’abe ng’alya bitono oba bingi , naye ebintu ebingi omugagga by’aba nabyo tebimuganya kwebaka . ” ​ — Omubuulizi 5 : 12 .

(src)="12"> LA DECEPCIÓN QUE SENTIMOS CUANDO NO SOMOS TAN FELICES COMO ESPERÁBAMOS .
(trg)="13"> OKUGGWAAMU AMAANYI NG’ESSANYU ERYALI LISUUBIRWA TERIFUNIDDWA .

(src)="13"> Esa decepción se debe en parte a que el deseo de tener más dinero es insaciable .
(trg)="14"> Ekyo kiri kityo , kubanga omuntu ayagala ennyo ssente tayinza kuzikkuta .

(src)="14"> “ Un simple amador de la plata no estará satisfecho con plata , ni ningún amador de la riqueza con los ingresos ” .
(trg)="15"> Bayibuli egamba nti : “ Omuntu ayagala ennyo ssente tayinza kumatira ssente , n’omuntu ayagala ennyo eby’obugagga tayinza kuba mumativu n’ebyo by’afuna . ”

(src)="15"> Además , para satisfacer ese deseo , algunos quizás sacrifiquen cosas importantes que sí producen felicidad , como pasar tiempo con la familia y los amigos , o realizar actividades espirituales .
(trg)="16"> Ate era omuntu ayagala ennyo okugaggawala atuuka n’okulagajjalira ebintu ebisinga obukulu ebireeta essanyu , gamba ng’okubeerako awamu n’ab’omu maka ge awamu ne mikwano gye oba okufunangayo akadde okusinza Katonda .

(src)="16"> EL DOLOR Y LA FRUSTRACIÓN QUE SENTIMOS CUANDO EL DINERO O LAS INVERSIONES SE PIERDEN O SE DEVALÚAN .
(trg)="17"> OBULUMI N’ENNAKU EBIFUNIBWA NG’EBY’OBUGAGGA BIWEDDEWO OBA NGA TEBIKYALINA MUGASO .

(src)="17"> “ No te afanes por obtener riquezas .
(src)="18"> [ . . . ]
(trg)="18"> Bayibuli egamba nti : “ Teweekooya kunoonya bya bugagga .

(src)="19"> ¿ Has hecho que tus ojos les echen un vistazo , cuando no son nada ?
(trg)="19"> Lekera awo era yoleka amagezi .

(src)="20"> Porque sin falta se hacen para sí alas como las de un águila y vuelan hacia los cielos ” .
(trg)="20"> Bw’obitunuulira , tebibaawo , kubanga byefunira ebiwaawaatiro ng’empungu ne bibuuka . ” ​ — Engero 23 : 4 , 5 .

(src)="21"> ESTAR CONTENTOS CON LO QUE TENEMOS .
(trg)="21"> OKUBA ABAMATIVU .

(src)="22"> “ Nada hemos traído al mundo , y tampoco podemos llevarnos cosa alguna .
(trg)="22"> Bayibuli egamba nti : “ Tetwaleeta kintu kyonna mu nsi era tetulina kye tuyinza kuggyamu .

(src)="23"> Teniendo , pues , sustento y con qué cubrirnos , estaremos contentos con estas cosas ” .
(trg)="23"> N’olwekyo , bwe tunaabanga n’eby’okulya n’eby’okwambala tunaabanga bamativu n’ebyo . ”

(src)="24"> Las personas que están contentas con lo que tienen no suelen quejarse ni sentir envidia .
(trg)="24"> Abantu abamativu tebatera kwemulugunya , era okuba abamativu kibayamba obutakwatirwa balala nsaalwa .

(src)="25"> Además , como sus deseos no están por encima de sus posibilidades , se evitan mucha ansiedad y estrés .
(trg)="25"> Ate era olw’okuba tebeegomba bintu bye batasobola kwetuusaako , ekyo kibayamba obuteeraliikirira kiteetaagisa .

(src)="26"> SER GENEROSOS .
(trg)="26"> OKUBA ABAGABI .

(src)="27"> “ Hay más felicidad en dar que en recibir ” .
(trg)="27"> Bayibuli egamba nti : “ Okugaba kulimu essanyu okusinga okuweebwa . ”

(src)="28"> Quienes son generosos son felices porque disfrutan haciendo felices a los demás , aunque lo único que puedan dedicarles sea su tiempo y sus energías .
(trg)="28"> Abantu abagabi baba basanyufu kubanga baagala okusanyusa abalala , ne bwe kiba nti ekyo kyokka kye basobola okuwa abalala bye biseera ebitonotono oba maanyi gaabwe .
(trg)="29"> Naye bye bafuna olw’okugaba bingi nnyo era tewali ssente zisobola kubigula .

(src)="29"> A menudo , estas personas obtienen a manos llenas cosas que el dinero no puede comprar : amor , respeto y amigos verdaderos , quienes a su vez corresponderán a su generosidad .
(trg)="30"> Ng’ekyokulabirako , baagalibwa , bassibwamu ekitiibwa , bafuna emikwano egya nnamaddala era nagyo egibagabira ku byagyo . ​ — Lukka 6 : 38 .

(src)="30"> DAR MÁS IMPORTANCIA A LAS PERSONAS QUE A LAS COSAS .
(trg)="31"> OKUKULEMBEZA ABANTU SO SI EBINTU .

(src)="31"> “ Mejor es un plato de legumbres donde hay amor que un toro cebado en pesebre y , junto con él , odio ” .
(trg)="32"> Bayibuli egamba nti : “ Okulya enva endiirwa awali okwagalana kisinga okulya ennyama y’ente ensava awali okukyawagana . ”

(src)="32"> ¿ Qué significan estas palabras ?
(trg)="33"> Makulu ki agali mu lunyiriri olwo ?

(src)="33"> Que es mejor tener buenos amigos y sentirse querido que tener mucho dinero .
(trg)="34"> Abantu okubeera nga baagalana kya muwendo nnyo okusinga eby’obugagga .

(src)="34"> Y el amor , como veremos después , es indispensable para ser feliz .
(trg)="35"> Ate era nga bwe tujja okulaba , okwagala kye kimu ku bintu ebireeta essanyu .

(src)="35"> Sabina , una mujer de Sudamérica , comprobó lo sabios que son los principios bíblicos .
(trg)="36"> Omukyala omu ayitibwa Sabina yalaba emiganyulo egiri mu kukolera ku magezi agali mu Bayibuli .

(src)="36"> Cuando su esposo la abandonó , tuvo que luchar mucho para cubrir sus necesidades y las de sus dos hijas .
(trg)="37"> Omwami we yamulekawo , era Sabina tekyamubeerera kyangu kweyimirizaawo wamu ne bawala be ababiri .

(src)="37"> Tenía dos trabajos y se levantaba todos los días a las cuatro de la madrugada .
(trg)="38"> Yakolanga emirimu ebiri era nga buli lunaku azuukuka ssaawa kkumi ez’ekiro .

(src)="38"> Aunque terminaba agotada , decidió estudiar la Biblia .
(trg)="39"> Wadde nga Sabina yalina eby’okukola bingi yasalawo okuyiga Bayibuli .

(src)="39"> ¿ Cuál fue el resultado ?
(trg)="40"> Kiki ekyavaamu ?

(src)="40"> Su situación económica no cambió mucho , pero su actitud ante la vida sí .
(trg)="41"> Embeera ye ey’eby’enfuna kyenkana yasigala y’emu .

(src)="41"> Se sintió feliz al satisfacer su necesidad espiritual y al enseñar a otros lo que había aprendido .
(trg)="42"> Naye engeri gye yali atunuuliramu ebintu yakyuka nnyo .
(trg)="43"> Ng’ekyokulabirako , yafuna essanyu eriva mu kumanya ebikwata ku Katonda .

(src)="42"> Además , encontró amigos verdaderos entre sus compañeros de creencia .
(trg)="44"> Yafuna n’emikwano egya nnamaddala mu bakkiriza banne .

(src)="43"> La Biblia dice : “ La sabiduría queda probada justa por sus obras ” , es decir , queda demostrada por los buenos resultados que produce .
(trg)="45"> Era yafuna essanyu eriva mu kugaba bwe yatandika okubuulirako abalala ku bye yali ayize .
(trg)="46"> Bayibuli eraga nti ebyo ebiva mu kukolera ku magezi bye biraga obanga malungi .

(src)="44"> En efecto , estar contentos con lo que tenemos , ser generosos y anteponer las personas a las cosas es , sin duda , lo más sabio .
(trg)="47"> N’olwekyo , kyeyoleka kaati nti okuba abamativu , okugaba , n’okukulembeza abantu mu kifo ky’ebintu kireeta essanyu !

(src)="45"> “ El amor al dinero es raíz de toda suerte de cosas perjudiciales , y , procurando realizar este amor , algunos [ . . . ] se han acribillado con muchos dolores ” ( 1 Timoteo 6 : 10 ) .
(trg)="48"> ‘ Okwagala ssente ye nsibuko y’ebibi ebya buli ngeri era olw’okuzaagala abamu beeretedde obulumi bungi . ’ ​ — 1 Timoseewo 6 : 10 .

(src)="46"> ¿ Qué consecuencias puede traer “ el amor al dinero ” ?
(trg)="49"> “ Okwagala ssente ” kuleetera omuntu . . .

(src)="47"> Preocupación y pérdida de sueño .
(trg)="50"> Okweraliikirira n’okubulwa otulo

(src)="48"> Decepción .
(trg)="51"> Okuggwaamu amaanyi

(src)="49"> Dolor y frustración .
(trg)="52"> Obulumi n’ennaku

(src)="50"> ¿ Qué nos hace felices ?
(trg)="53"> Abalina essanyu b’ebo . . .

(src)="51"> Estar contentos con lo que tenemos .
(trg)="54"> Abamativu ne bye balina

(src)="52"> Ser generosos .
(trg)="55"> Abagabi

(src)="53"> Dar más importancia a las personas que a las cosas .
(trg)="56"> Abakulembeza abantu so si ebintu

# aed/102018017.xml.gz
# lg/102018017.xml.gz


(src)="1"> EL CAMINO DE LA FELICIDAD
(trg)="1"> EKKUBO ERIREETA ESSANYU

(src)="2"> UNA DISCAPACIDAD O UNA ENFERMEDAD CRÓNICA PUEDEN AFECTAR MUCHÍSIMO A UNA PERSONA .
(trg)="2"> OBULWADDE OBUTAWONA OBA OBULEMU KU MUBIRI BUSOBOLA OKUKYUSA ENNYO OBULAMU BW’OMUNTU .

(src)="3"> Tras quedar paralítico , Ulf se sintió destrozado , pues era un hombre sano y muy activo .
(src)="4"> Él recuerda : “ Caí en una profunda depresión .
(trg)="3"> Oluvannyuma lw’okufuna obulwadde obwamusannyalaza , omusajja ayitibwa Ulf yagamba nti : “ Nnennyamira nnyo .

(src)="5"> Perdí la fortaleza , el ánimo y la energía ” .
(trg)="4"> Nnawulira nga mpeddemu amaanyi . . . era nnawulira nga sikyalina mugaso . ’ ”

(src)="6"> Lo que le pasó a Ulf nos recuerda que nadie tiene la salud garantizada .
(trg)="5"> Ekyokulabirako kya Ulf kiraga nti tetulina buyinza bwa nkomeredde ku mbeera y’obulamu bwaffe .

(src)="7"> Aun así , hay medidas razonables que podemos tomar para reducir el riesgo de contraer una enfermedad .
(trg)="6"> Wadde kiri kityo , tulina bye tusobola okukola okukendeeza ku bintu ebiyinza okutuviirako okulwala .